Gwe Wekka

Gwe Wekka

Apostle Jonathan

Альбом: Gwe Wekka
Длительность: 5:03
Год: 2015
Скачать MP3

Текст песни

Nina gwendaba
Omusajja ayambadde ebyeru
Nolukoba lwe mukifuba lwazaabu
Enviiri ze zitukula ngebyoya byendiga
Amaaso ge eh nimi ezomuliro
Ebigere bye biringa ekikomo ekizigule
Doboozi lye ngamazzi amanjji
Abatuku laba basinza hozana hozana
Kanvuname eh Nsiinze hozana
Buli viivi livuname wooli Yesu
Gwe katonda owamaanyi
Buli lulimi luvuname wooli kabaka
Gwe katonda owamaanyi
Era amawanga gavuname wooli Yesu
Gwe katonda owamaanyi
Eh Ebitonde bivuname wooli Yesu
Gwe katonda owamaanyi
Yesu gwe katonda
Gwe katonda owamaanyi
Taata gwe katonda
Gwe katonda owamaanyi
Gwe eyali era aliba
Gwe katonda owamaanyi
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Yegwe eyali era aliba
Weka
Yegwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Gwe weka
Weka
Gwe weka Yesu
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Nyimusa emikoono gyange
Eri katonda wange
Yeyeka asanidde ettendo lyange lyona
Nyimusa emikoono gyange
Eri katonda wange
Yeyeka asanidde ettendo lyange lyona
Nyimusa emikoono gyange
Eri katonda wange
Yeyeka asanidde ettendo lyange lyona
Nyimusa emeeme yange
Eri katonda wange
Yeyeka asanidde ettendo lyange lyona
Nyimusa emikoono gyange
Eri katonda wange
Yeyeka asanidde ettendo lyange lyona
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Wamanya nga sinakumanya
Weka
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Wampandiika mu bibatu byo
Weka
Gwe weka
Weka
Gwe weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana
Yegwe ampaanguza
Weka
Gwe weka
Weka
Weka
Ekitiibwa kikugwana