Wampisa
Aziz Azion
4:02Eh yeah eeh Oh no no ooh Eh yeeeah eeeh Nze nkulinze n'obula Mukwano gwange nga sikulaba Okuva lwe wandeka wano Obulamu bwange tebweyagala Ago amasimu ne nkuba Onzikakkanye mukwano nga sikufuna Mu mutima ne nnyolwa Omwagalwa wange bamuntutteko oh Ku bulungi bw'oliko Gy'oyita, ng'osattiza nkumu Bw'obeera tonadda Obulamu bwange tebweyagala Nkuumira omukwano Honey nange nkwekuumire eeh Nkuumira omukwano maama (Oh yeah eh) Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa (Gukuume yeah yeah) Wadde obalaba eyo nno bangi (angi, bangi nnyo) Abakulimbalimba bo ssi beesigwa (Ooh oh) Nitunzie amapenzi babe (Oh nitunzie) Ukie penzi ya we siggya kujuza (Ogukuume) Hati unawaona wengi (Mapenzi babe) Lakini wote, siowakweli Tolowooza nti bbuba Mwana muwala nga wansensera! Wandaga omukwano Ogw'ekimemette ne nzigwamu Omukwano bwegutyo Okwagala omuntu guba mutima Abamu be tulaba eyo Bw'ayagala omuntu aba tayagara Afa kimu kukumanya Nga bwe watondwa biggwa tomulaba Nze nzigya mw'abo Love yange yo ya lubeerera aah Nkuumira omukwano maama (Oh yeah eh) Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa (Gukuume bambi) Wadde obalaba eyo nno bangi (Oh yeah eh) Abakulimbalimba bo ssi beesigwa (Bangi) Nitunzie amapenzi babe (Gukuume) Ukie penzi ya we siggya kujuza (Oh mpenzi wangu) Hati unawaona wengi (Hmmm) Lakini wote, siowakweli Bw'obula wendi ntabuka ntaawa Ne ndowooza ku gayaaye agakutwala Nsuubiza bambi toliba mubanda N'obuukawo nago ne gakutwala Wampangula mukwano labayo Lwe ssiri naawe, ssibeeramu ndasi Oli mulungi osaanidde Empisa zo zisaana nze Kati nno tambula obasaalize Abateesi kibanugune Abasuubira okutwawula babi Nnyo nnyo! Songea mpenzi (eh yeah) Eeh, eeh Yeggwe wange (gwe wange) Eeh, eeh (eh yeah yeah) Songea mpenzi (songea) Eeh, eeh (eh yeah oh oh) Yeggwe wange (gwe wange) Eeh, eeh (mukwano nkwekutte eeeh) Nkuumira omukwano maama Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa (Gukuume bambi) Wadde obalaba eyo nno bangi (Nkuumira) Abakulimbalimba bo ssi beesigwa (Gukuume) Nitunzie amapenzi babe (Oh nitunzie) Ukie penzi ya we siggya kujuza (Siggya kujuza maama) Hati unawaona wengi (Wengi sana) Lakini wote, siowakweli (Siowakweli) Nkuumira omukwano maama (Siowakweli) Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa (Gukuume yeah yeah eeh eh) Wadde obalaba eyo nno bangi Abakulimbalimba bo ssi beesigwa (Oh no, oh yeah yeah) Nitunzie amapenzi babe (Oh oh) Ukie penzi ya we siggya kujuza (eeh eeh ooh) Hati unawaona wengi (Wengi sana) Lakini wote, siowakweli (Siowakweli) Kweli Siowakweli Kweli No oh yeah yeah