Talimba Yesu
Bebe Cool
3:14Oh what a Coccidiosis song, A Rinex production Fire burn Bebe cool, Member! Koni koni koni kasekere ku liiso Ebikolimo by'enkoko tebitta kamunye ekyo nedda Enkoko emala ebiseera bingi ng'emaamira Kamunye emala akaseera bwekati ng'ekwabula Obudde bw'omalira obungi ng'ompanvuya N'akaseera kendinawo kw'ekyo katono ddala Ogenda n'omala ebiseera ng'ofungana Omwana namanya story answer ku oza nyuma Value y'obudde bwembeera ntaddemu Bwekuba kukola nsimbi nange mba ne kyendaga Gwewandisuubidde atuukire nga ku nsonga Akwaata ku ssubi ebiseera n'amala nga yetoloola I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu Omwana w'abandi omuzademu abaana bana Okumuwasa omusuubiza embaga mu December Muba mu November, eby'embaga ng'obyesamba Her time in life ogyimessinze Ky'ova olaba owange embaga ye agyesunga Nja kugimuwa nsubiza siryekuba So me deejay, play dis tune again, So we can beat them bad dis year again My miss I like that attire, And when you put it on I feel like a vampire Come say lemme take u down fi me empire, Oh my miss, You're me umpire I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu Salawo mangu tokebera mipiira Mbuuza kyonywa, Tombuuza permit Ssinazimba otunda k'ozimbye, Oh what a pity, katonda abayambe Ye nze asinga ssente e Uganda (ebyo biyamba gwe tomalira budde) Bebe Cool talina nyumba (ebyo biyamba gwe tomalira budde) Bbaawo bamulabye n'omukyala omulala (ebyo biyamba gwe tomalira budde) That guy is cheating on you (ebyo biyamba gwe tomalira budde) Nina n'enyumba empya e Muyenga (ebyo biyamba gwe tomalira budde) Naguze eryaato eryakabenje (ebyo biyamba gwe tomalira budde) My dad ye Minister wa Energy (ebyo biyamba gwe tomalira budde) Tulina emotoka kkumi ewaka (ebyo biyamba gwe tomalira budde) I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu I got no time to play no games, tomalira budde In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu Big up Power Records, Yo! Me main man Perfect Ronnie, Ibzo Oh what a Gagamel Coccidiosis song dis Member