Ani Yali Amanyi

Ani Yali Amanyi

Elly Wamala

Длительность: 7:27
Год: 2001
Скачать MP3

Текст песни

Kino kyekiseera mwoteekeddwa okwongera okumugondera
ebintu nfaafa byakukolede katonda eyakola
bwengira nembirowooza byonna mwana wange nga byewuunyisa
mukama gyakujje kale wala nnyo
mukama gyanjije kale wala nnyo
ebigambo bingi ebize bijja oteekeddwa okubigumira
wadde abalabe abakukijjanya kizibu nnyo okukuwangula
kanesibe nga katonda wange ebyange yabimanyi byonna
kubanga gyakujje kale wala nnyo
wewaawo gyanjije kale wala nnyo

olulala wagenda nolwala nolabika nti tokyalamye
buli wamukwano nakankana nti wotuuse ositudde
abantu batya nnyonnyo nga tebasuubira nti oba ndidda engulu
mukama nakolera kale amagero
mukama nankolera kale amagero
ani yali amanyi nti oba ssensalire ndidda engulu nze gwebabikako
tewali yali amanyi
ani yali amanyi nti oba ssensalire ndiyita mu mwaka ogwo oguweddeko
tewali yali amanyi
ani yali amanyi nti oba ssensaoire ndiyita mu ntalo ezo zetwayitamu
tewali yali amanyi
ani yali amanyi nti ate abagala okundese ensi eno bebalinsookayo
tewali yali amanyi
ani yali amanyi
ani yali amanyi
tewali yali amanyi okujjako mukama katonda

olulala obwavu bwakuzingako nozunga onoonya mirimu
nga buli kitange wootuuka bakugamba twajjula dda
kwekusuubula obumwanyimwanyi bizinensi nekula nempitamu
mukama nakwanukula nakuwa
wewaawo nanyanukula nempitamu
ebizibu bingi byatuleetera ebituyuuya enyo emyoyo
ebyo abikola ebe minzaani okupima obukkiriza
awo kyovanga toterebuka nnyo wekwate kwoyo yekka
kubanga gyakujje kale wala nnyo
wewaawo gyanjije kale wala nnyo
wala nnyo
ani yali amanyi nti oba ssensalire ndifuna ku sente neneyimirizaawo
tewali yali amanyi
ani yali amanyi nti oba ssensalire ndisula mu nju eno egoba nomusana
tewali yali amanyi
ani yali amanyi nti oba ssensalire ndigula emotoka etinda nebinnya
tewali yali amanyi
ani yali amanyi nti oba ssensalire namge balimbuza nga beweseeko