Ababadewo

Ababadewo

Pallaso

Альбом: Ababadewo
Длительность: 4:01
Год: 2024
Скачать MP3

Текст песни

Yenze Pallaso mutabani wama mayanja Ya kuba hustle emitala wama mayanja Kuva kukaseti
Mpaka ku cd
Na tugola ngana kasente te tuganja Muli mutya banywanyi muli mutya Temukiri nga sente zikyuse kyetulina Tubadewo mubwavu nga tulibasa nyufu Tugabanye engoye
ne tugabana engato
Tutambula fena
Tuwangula fena
Ela omu bwa funa
tubela tufunye fena
Tuvubba fena
Netulya fena
Amagezi gafunye nayigiri za fena Kuvabu anti batu somesa
Nti ekyo kyosigga ela kyo likungula Simukutabila mwalali
Bwo funa sente tukyukila nga bakyali bo Abo abadewo
Ela bwofuna obasembeza nga
ebyensi tebitwawula nga
Tukyukila nga bakyali bo Abo abadewo
Blessings oji sharinga nga ebyensi tebitwawula nga
Mikwano muli mutya
abengada muli mutya
Byona byemukolede ndi bisasula ntya Mbasubisa kubagala naku bawa
Agomateka
Muli bana beeka
Tustigala nga tuli kitole
Nensimbi tuja kufuna kitole
Nga tuli kimu
Teli atusinga
Tusobola okuwamba
Eno ensi ne bisinga
Tulimajjee tulimajje
Gwa awakana buza abe kawempe Bamanyi Gwe anti kyomanyiko gwe muziki gwe nkubye Naye abatumanyi bakimanyi nti tutobye Tebyali byangu mukusoka
Netusoka tetulindamu okusoka
Gali makomela okusoka
Nze nayita mu tanulu okutuka Olwafulumayo
Nagula Mic
Ne Radio & Weasel bansanga na mic Netwe recordinga
Obulamu
bwakyuka
Bwo funa sente
tukyukila nga bakyali bo
Abo abadewo
Ela bwofuna obasembeza nga
ebyensi tebitwawula nga
Tukyukila nga bakyali bo
Abo abadewo
Blessing oji sharinga nga
Ebyensi tebitwawula nga
Big up my nigga
Ivan Killar kilitya
Eno endongo bwegana kuba kutya
Kuda mukyalo
oba kusidika ndongo
Sida mukyalo
Junix tambuza endongo
Bali bagamba tujja kwekwekka
Kino ekibuga kyaffe tetugenda kwekwekka Nebwetulumwa njala tujilumwa ffena Okwata kwomu oba otukuteko ffena
Kuva mu gheto,
paka mu bank
Kuva kampala,
Amerika paka sakala
Ndayila kuda mu ndda ya mange
Eyo enkolagana mateka
Gwe ne bakyali bo
Abo ababadewo
Ela bwofuna oba sebeza nga
ebyensi tebitwawula nga
Tukyukila nga bakyali bo
Abo abadewo
Blessings oji sharinga nga
Ebyensi tebitwawula nga
Abo abadewo
Ela bwofuna obasembeza nga
ebyensi tebitwawula nga
Tukyukila nga bakyali bo
Abo abadewo
Blessing oji sharinga nga
Ebyensi tebitwawula nga
Tukyukila nga bakyali bo
Abo abadewo
Ela bwofuna obasembeza nga
ebyensi tebitwawula nga