Deja Vu
Pretty Banks
3:00Da da da da Deal done A Pretty Banks on another one Nessim Pan Production Amazima today leka njogere Kyensirikidde bulijjo Mukwano gumpanise mu bire Gunsitula nga biwujjo Bwegunsuza mu kiro ne ku makya Gunkeera nga bujonjo Kaakati nkiraba Nkifuna Ku kanyama ko Nze kwe nina okusuna Onzibye omutima Bakuyite omushuma Baleke ebigambo Boogere naguma Gwe nasiriwala Kimuli ky'ofukirira tekirikala Ate nga ka langi matiribona Nkalamata nkalamata Wazze kweweweeza Omumiro gano mata Ate Fata fata fata fata Nandyagadde okumanya Nti abalala wata Nnyumirwa okukuwa ky'osabye Insido Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (Insido) Nnyumirwa okukuwa ky'osabye (Insido) Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (Insido) Kyonna kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikola Saba kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikole Kyonna kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikola Owone love ey'okupangisa Nkikole Shaa Olinga November Ogamba December ComeNga Santa Obeere Christmas lover My rub and dub Ogamba come on lover Ne bye nkweka Ogamba ndaga ndaga Ne nkukyusiza omubiri Ate ommanyi bw'eba Nga ssaawa ya kikiri Bw'oba olina Akabuusabuusa Baby believe Sikuta olina Omukwano n'omudidi Mukwano ka massage Bulumi sabotage Gwe koma ku nze Toba HajjiI I feel you buli touch (touch touch) Any where you touch (touch) Binyuma nga kubala cash Nkalamata nkalamata Wazze kweweweeza Omumiro gano mata Ate Fata fata fata fata Nandyagadde okumanya Nti abalala wata Nnyumirwa okukuwa ky'osabye Insido Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (Insido) Nnyumirwa okukuwa ky'osabye (Insido) Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (Insido) Kyonna kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikola Saba kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikole Kyonna kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikola Owone love ey'okupangisa Nkikole Amazima today Leka njogere Kyensirikidde bulijjo Mukwano gumpanise mu bire Gunsitula nga biwujjo Shaa Olinga November Ogamba December FomeNga Santa Obeere Christmas lover My rub and dub Ogamba come on lover Ne bye nkweka Ogamba ndaga ndaga Nnyumirwa okukuwa ky'osabye Insido Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (Insido) Nnyumirwa okukuwa ky'osabye (Insido) Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (Insido) Kyonna kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikola Saba kyonna kyonna Ekyetaagisa Nkikole Kyonna kyonna kyonna ekyetaagisa Nkikola Owone love ey'okupangisa Nkikole Nnyumirwa okukuwa ky'osabye (Insido) Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye Insido Nnyumirwa okukuwa ky'osabye Insido Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye Insido