Ngenda Maso
Radio & Weasel
3:17I need you sister, me need you Me need you brother, me need you Me need you friend, me need you You know I can't live without you Tell dem Omusomes'asomesa omusawo Omusawo atukub'akayiso Tukule tugulire jajja akafaliso Jajja atund'emidalizo Emidalizo ku gomesi ya mummy Amapesa ku kanzu ya daddy Daddy azimb'enyumba biri Mummy adunde ente ne mbuzi Mbuzi tuzitwale ku butcher ewa Suula Suula affunez'abana Juma Bana Juma bano aba mulilwana Bakwano ba Sente ne Habba Ekibato kyakono tekikuba mungalo, kyokaaa Bwokulembera ngangoberera ntwalaaa Nkwetaga Nawe onetaga Twetaga buli omu yetaga mune Bwetukwatagana tukizimba Tuffukan'abalala bakiyola Ssekinomu bamunyoma Kamukamu kwemuganda Nga seminti na nkokoto Ng'emisumali ne mbawo Ekyangwe kuta mumugongo Nebwe kusa ngu munyago Mama kabandi kundongo Kankutwale mundongo Njagala kunyige obusomyo Mpaka munyingo Njagala nkwebaz'engato Nkutwale mundongo Njagala kunyige obusomyo Gwe! Mpaka munyingo Ou la la Nze nkasim'elinya kwenga bwozimba Tuffunewo manure kuv'ewa mulilwana Mulilwan'alinayo ebisolo byabadde alunda Nga bulijjo anonya manure jaana mu-dumpinga Manure gwana dumpinga tuyinza okukozessa Tujjimuse ebissagazi tuli ffuna gwe tuli biguuza Like a mother needs a father to mother you Like a brother needs a sister A brother needs somebody sick to heal We need each other Everybody needs one another You're my sister, you're my brother No one should hurt one another You're my father, you're my mother Everybody needs one another Like birds of a feather together Kati oli bwayimba tumuwagire Byayimba nabalala bibanyumire Akungany'esimbi bamusasule Seminti gwotunda mugule Ekiyumba kye kyenkoko akimale Amajji agenkoko atunde Revenue omusolo e'collectinge