Akatonotono
Rema Namakula
4:15Eh (Crouch!) Nsuumulula yeah, uh ah Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (ooh) Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah) Darling nkumakinze N'ebyange mbisettinze Oli wanjawulo ku bitonde ebirala, uh Omukwano nguwominze Netimbye ebimuli nzena Jangu eno omassajjinge, eh yeah Nkutunulira nkutya, darling wange Ky'ova olaba nga nemola Tontwala nga ow'amaalo, oh Akaviri ke kapya, kikwano kyange Oba nze alaba nzeka Nzukusa bwemba nfreezinze, eh Uh! Mukwano nina obudde Ndi mood ndowooza gwe eh eh Ntikula nawe, uh ah Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (ooh) Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah) Eh! Olusi nebuza, mu balungi bolabye munsi, ddala nz'ani gwewekwata, uh? Mbadde nonya nga gweweka, omukwano oguwangala Nga manyi nti ebyange byagana (eh) Nali mbiroota! Eby'omunda, eby'okufuna gwenina nzeka Nga nakoowa aba n-calling-a, uh (oh oh) Mukwano nina obudde Ndi mood ndowooza gwe eh eh Ntikula nawe, uh ah Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (ooh) Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah) Eh! Do you feel what I feel? 'Cause I feel what I feel! Do you feel what I feel? (Eh! Uh oh oh) Do you feel what I feel? 'Cause I feel what I feel, I feel, I feel, I feel, I feel, eh! Do you feel what I feel? 'Cause I feel what I feel! Do you feel what I feel? (Oh baby) Mukwano nina obudde Ndi mood ndowooza gwe eh eh Ntikula nawe, uh ah Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (ooh) Tikula, nsumulula Byona ebyansiba obwedda Sisitira, nyiganyiga (eh! Uh ah)