I'M A Wonder / Nzuuno
Twina Herbert
5:54Thank you baba Neewunya okwagalakwo nze Okwagala nga kunji gyendi Bwentula ne ndowoza kw'ebyo By'okoze olw'erinya lyange Kakubo kaliwo akadduka omusalaba Wakalaba naye tewakakwata Nzijukira lwewakaba ng'olabye ako akakubo Era tewakakwata N'okunakuna ng'endiga mpola mpola Sso ng'ogenda ku lufula Wade ekiso wakiraba tewayimirira Yade watya wasigara otambula Bwentula ne ndowoza kw'ebyo By'okoze olw'erinya lyange Bwentula ne ndowoza kw'ebyo N'enzijukira Ddala ani atajukira?(Ani oyo) Ani oyo atasinza?(laboyo) Nze siriyinza kumwerabira(taata, taata) Enaku, zange zonna(ddala, ddala) Ddala ani atajukira? (Ooh) Ani oyo atasinza? Nze siriyinza kumwerabira (taata, taata) Enaku zange zonna Neewunya okwagalakwo nze Okwagala nga kunji gyendi Bwentula ne ndowoza kw'ebyo By'okoze olw'erinya lyange Kakubo kaliwo akadduka omusalaba Wakalaba naye tewakakwata Nzijukira lwewakaba ng'olabye ako akakubo Era tewakakwata N'okunakuna ng'endiga mpola mpola Sso ng'ogenda ku lufula Wade ekiso wakiraba tewayimirira Yade watya wasigara otambula Bwentula ne ndowoza kw'ebyo By'okoze olw'erinya lyange Bwentula ne ndowoza kw'ebyo N'enzijukira Ddala ani atajukira?(Ani oyo) Ani oyo atasinza?(Ani, nze siriyinza) Nze siriyinza kumwerabira(na, na, na, na ddala ani?) Ennaku, zange zonna(ddala ani?) Ddala ani atajukira? (Ani, ani oyo?) Ani oyo atasinza?(abange) Nze siriyinza kumwerabira (nedda bambi) Enaku zange zonna (hmmmmm) Ooh Ooh, ehh Siryerabira Siryerabira Mukwano gwange ono Siryerabira Byeyakola kulwange Siryerabira Abange, siryerabira Siryerabira Laba, nze siryerabira Siryerabira Omusayi gwe wayiwa Siryerabira Gwayika ku lwange Siryerabira Saddaka gyewakola taata Siryerabira Wagikola ku lwange Siryerabira Abange, siryerabira Siryerabira Siryerabira bambi Siryerabira N'oswala, swala swala Siryerabira Nyambare ebitiibwa Siryerabira Kibooko ze wakubwa eyo Siryerabira Zimponya taata Siryerabira Zimponya abange Siryerabira Siryerabira Siryerabira Wakiriza offe Siryerabira Nze nfunne obulamu taata Siryerabira Nafuuka mwana Siryerabira Oli taata, nafuuka mwana Siryerabira Nebwendiba nga nkuze bambi Siryerabira Olibeera taata Siryerabira Siryerabira Siryerabira Oooh Siryerabira